Mu mwezi gw`omusanvu omwaka ogwa 2020, wakati mu kattu keggwanga okubeera mu muggalo ogwa ssenyiga wa Covid-19 ngera nebanyuganda abawera bali
basobeddwa eka ne mu kibira olwemirimu egy`enjawulo okubeera ku muggalo, omukulembeze weggwanga yavaayo nategeeza nti gavumenti yakuddukirira abasomesa mu massomero agobwannannyini nensimbi obuwumbi amakubi
abbiri, 20 okusobola okubayamba mu mbeera ya kanayocaani gyebaali bayitamu mu budde obwo.