Ku massomero agagufudde omugano okwongeza ebisale byessomero wakati mu kuzimuula ekiragiro kya minisita avunanyizibwa ku byenjigiriza mu ggwanga Janet
Kataha Museveni, minisita Muyingo agumizza abazadde nti abakulu ba massomero bano bayitiddwa ku minisitulenebabaako okukaanya okwatukiddwaako okunawewula
abazadde ku bisale byessomero…